Police erumiriza nti eyakasuse ekibwatuka ekyabuzeeko akatono okukuba Kyagulanyi mukuumi we

Votre vidéo commence dans 10
Passer (5)
Formation gratuite en FR pour les membres inscrits sur les sites de vidéos

Merci ! Partagez avec vos amis !

Vous avez aimé cette vidéo, merci de votre vote !

Ajoutées by admin
99 Vues
Police erumiriza nti eyakasuse ekibwatuka ekyabuzeeko akatono okukuba Kyagulanyi Sentamu Robert mukuumi we era enkambi ya Kyagulanyi yevunanyizibwa ku byonna ebyabaddewo, ebyokwekwasa poliisi babivireko ddala.
Mungeri yemu poliisi ekakasiza nti tegenda kukyusamu mu ngeri gyekwasisa ebiragiro ebitangira okusasaana kwa senyiga omukambwe kolona okutuusa nga bannabyabufuzi bagoberedde ebiragiro ebyabaweebwa akakiiko k’ebyokulonda.
Police okwogera bino kidiride banaddini abegatira mu kakiiko akataba enzikiriza ez’enjawulo okubatuukirira bakendeeze kulyanyi lyebakozesa eriviriddeko n’abantu okufiirwa obulamu.
Catégories
Divers News Artistes

Ajouter un commentaire

Commentaires

Soyez le premier à commenter cette vidéo.