Abayizi ba university omwenda abakwatiddwa poliisi olunaku lw'eggulo nga beekalakaasa olw'omudumu gw'amafuta ogugenda okugatambuza okugajja e Bunyoro okutuuka e Tanzania baleeteddwa mu kkooti nebasomerwa omusango gw'okweyisa ng'ekitagasa mu bantu.Abayizi bano emisango bagyegaanye kyokka bannamateeka baabwe nga bakulembeddwamu Shamim Malende basabye omulamuzi Fedelis Otwawo akkirize abantu bano okweyimirirwa kyokka olw’okuba ababeeyimiridde ababadde tebalina mpapula zimala eziboogerako omulamuzi agaanye okusaba kwabwe.Abayizi bano basindikiddwa ku alimanda okutuuka ng’ennaku z’omwezi 10/ omwezi guno.#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda
- Catégories
- Divers News Artistes

Commentaires